look at the world through my eyes

May 2008 - Posts

Caller to customer service
Agent: Good morning, (agent) speaking, how can I help you?

 Sub: Gyebaleko nyabo. Nafunye mu obuzibuzibu mu ssimu yange. Osobola okunyamba ko?

Agent: Buzibu ki Ssebo?

Sub: Waliwo ennamba enkubira buli lunaku ku sawa zezimu naye essimu bwenjikwata, omuntu tayogera. Ono omusajja asumbuwa nnyo. Anzukusa ku sawa kuminabbiri ate natayogera kintu kyona. Nina kyensobola okukola okukirekerawo?

Agent: Ssebo, eyo nnamba ki?

Sub: Ennamba sijiraba, naye errinya ndiraba.

Agent: Bwoba olaba erinnya, kitegeeza nti ennamba mweri mu ssimu yo.

Sub: Nedda, ennamba terimu, najinoonyeza nga sijiraba

Agent: Kale, mbulira erinnya

Sub: Bamuyita SNOOZE!