look at the world through my eyes

Graduand speech of all time in LugandaEnglish!

Ba guests baffe mwenna, thank u so much okujja okunsanyukirako. Okusookera ddala byona nebaaza baParents bange abanjawulizaako kumagezi gaabwe nebampa. Actually singa tebali bbo I don't know. I wouldn't even be here to nite.  It is only God, the almighty who knows...

 

Nebaaza Daddy ne Mummy olwo kwelekereza all the good things nebampa sente za tuition ne family friend Jack anyambye okunsasulira sente za hostel. Newankubadde nfunye Pass degree nanye manyi nti yange silinga bano abafunye zi 1st class through thigh power! Nze eyo diguli njeyitira "thigh class" I never used to xerox coursework and I attended all class lectures. Era nze omusomo bwentyo nengukuba oluku mutwe! Audience cheers and claps.

 

Nebaza ba friends bange, Martha, Marbel, Cathe, Viviane, Henrietta, Carol, Vanessa kale nabalala bwe twali mu discussion group. Era simanyi kyakubakolera kubanga simanyi they really helped me a lot. Era namwe nga bwe mulaba bazze wano kumukolo gwange. Her fellow graduands cheer her up!!

 

Allow me at this juncture nkyukire buganda bwage obuto, eno diguli jenfunye siyamwe! Mulina nammwe okusoma enyo mufune ezamwe. Especially kakalikyeejo ka Paul, akatafaayo kubyakusoma. The world is only for the educated era ekalaamu terimba. Nze bwemundaba wano temunegomba! Uhm. The siblings look on in bewilderment.

 

Naye kale okumanya nga nsanyuse nyo, ekutuufu kili nti essanyu lyeli nsanyusiza era ddala namwe mwena ndaba mulibasanyufu olwesanyu era nsanyukidde dala okula ba nga muzze okusanyukilako. Silina bingi byakwogera kubanga olwa leero lwakusanyuka nolwekyo nsanyuse nnyo nsanyikedde dala okulaba nga muzze bangi bwemuti okunsanyukirako. Actually am so happy. Nsanyusenyo olwesanyu lya diguli. DJ baweeyo akayimba....

 

Comments

kakokoolo said:

DJ nga tonakuba kayimba... Kalikyejjo Paulo ssoka ogyekko wano.

Paul approaches.

Ono Paulo gwemulaba nange bwenali. Talya mere kumuliraano bitooke bye bigwa!  Aunt Giradeesi nsonyiwa okukunyweranga obuugi bwo bwona nga nkyaali mu size ya Paulo. Eno figure yona gyemulaba yava mu buugi obwo. Era webale nnyo butandoopa wa daddy ne mummy kubanga balikubye nze kiboko ettaka ttono. Kati, nsaba obalilire obuugi bwona bwenanywa nkusasule.  

DJ, tukubire akayimba ka Chameleone kebayita 'Abatasiga nsigo' ffe tukoone dance. Ataasoma toyimuka okuzina!!

# October 25, 2007 8:21 AM

Peace said:

he he he he....this has just made my day.Kakokoolo yo the bomb.Its so nice to hear an original Ugandan joke esp when yo far from home.

Thanks guys

# November 6, 2007 8:52 AM

Vision said:

Sam, this has cracked me up and Kaks, you haven't disappointed as usual..

I can imagine the look on Paul's face, poor fellow!

# November 28, 2007 9:17 AM

maureenbn said:

LOL! Oh boy, but that was a good one.

It sounds like a script from one of the Ebonies plays! Perfect!!

# March 20, 2008 9:24 AM
Leave a Comment

(required) 

(required) 

(optional)

(required)